Yeee Gweee Mukama
Gwe eyatonda byoona
Kunsii kino.
Amanyi gwoo oooh.
Galabika wooona.
Kitangala kyensi, wakiyita
Okujjawo ekizikiza wooona
Ago gemanyi goo.
Yee gwee mukama.
Gwe eyatonda byoona.
Kunsii kuno.
Wayawula olukalu na amazzi goona.
Ebanga lyayawula egulu nensi
Ebimera nabyo byawulila.
Edoboozi lyo ebuziba
Ago ge manyi go.
Yeee Gweee mukama.
Gwe eyatonda byoona
Kunsii kuno.
Wayita enjuba, omwezi, ne muyenye.
Edoboozi lyo lyawulilwa. Era byalabika.
Ekitiiibwa kyo, amanyi go buyinza now bikudire.
Yeee gweee mukama.
Gwe eyatonda byoona.
Kunsii kuno.
Yeeee Gweee mukama, kabaka.
Omutonzi wa byoona ssebbo
Ekitiiibwa ki kudire obuyimza bikudire eeeeeeh
Yeee Gweee dala gwe weka
Hallelujah hallelujah hallelujah
Ekitiiibwa kikudire